Amawulire

Mulwanirire byemwagala- Katikkiro

Ali Mivule

September 24th, 2014

No comments

kATIKKIRO ARRIVES

Kamalabyonna wa Buganda Owek. Charles Peter Mayiga asabye abantu okulwanirira byebagaala

Katikkiro abagamba nti omuntu yenna aba alina okuzibiriza okufuna by’ayagala n’okukkiriza nti kisoboka

Bino katikkiro abyogeredde ku ssomero lya St Henrys ku lugendo lwe olw’okusonda ettofaali mu gombola ya Makindye saabagabo

Katikkiro era eno gyasinzidde n’ategeeza nti ebiseera nga Uganda ne Buganda eby’omumaaso biri mu baana nga basaanye okusoma

Asiimye abakulirira essomero lino erya St Henry’s olw’omulimo gwebakoze n’okunjula emiti emito.

Katikkiro kati yeeyongendayo  Kibiri Church of Uganda mu Makindye Ssaabagabo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *