Amawulire

Mukole, NRM ssi yabazannya

Ali Mivule

September 27th, 2014

No comments

m7 head to kla

Pulezidenti Museveni agamba nti ekibiina kya NRM ssi kyabagaala omuzannyo.

Ono agamba nti oyo yenna adda mu muzannya, wakiri ave mu kibiina.

Pulezidenti Museveni bino abyogedde ayogerako eri abantu abamwanirizza okuva mu Amerika olunaku lwaleero.

Pulezidenti akunze abavubuka okwekolamu omulimu bafune mu nteekateeka za gavumenti omuli n’egenda mu maaso ey’okuwa abavubuka ensimbi.

bannakibiina kya NRM beebategese akabaga akamwaniiriza nga bamusiima okufumuula ssabaminisita Amama Mbabazi n’abawa Dr Ruhakana Rugunda

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *