Amawulire

Minista yeddiza emirimu gya loodimeeya

Ali Mivule

November 26th, 2013

No comments

Frank Tumwebaze 

Minisita wa Kampala, Frank Tumwebaze yeddiza emirimu gya loodimeeya.

Omwogezi wa KCCA, Peter Kawuju agamba nti Lukwago takyaali loodimeeya era ng’alagiddwa okuzza ebintu byonna by’abadde akozesa okukola emirimu.

Agamba nti bamutegeeza dda ku nsonga eno kyokka nga tannabaddamu.

Ba kansala 29 olunaku lwajjo beebasazeewo okugoba loodimeeya mu lukiiko olwakubiriziddwa minista yoomu Frank Tumwebaze yadde nga kooti yabadde eruyimirizza

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *