Amawulire

Minisita wa kampala ayise olukiiko ku Lukwago

Ali Mivule

November 22nd, 2013

No comments

Lukwago Besigye

Olukiiko olugenda okukubaganya ebirowoozo ku alipoota ayakolebwa ng’esingisa loodimeeya emisango gy’okulemererwa okukola emirimu gye lwa mande

Minista wa kampala, Frank Tumwebaze y’ayise olukiiko luno .

Tumwebaze atutegeezezza nti mu lukiiko luno, agenda kwanja abiri mu alipoota kansala babeere nga babikubaganyaako ebirowoozo.

Tumwebaze agamba nti mu lukiiko luno, loodimeeya agenda kuweebwa omukisa

Wabula yye loodimeeya agamba nti luno lukwe olutuukiriza eby’okumugoba mu kibuga

Ono era agamba nti waliwo n’abamenye ofiisi ye okujjamu ebiwandiiko ky’atagenda kukkiriza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *