Amawulire

Mbabazi- bannakyeewa boogedde

Ali Mivule

September 19th, 2014

No comments

Mbabazi on seat

Okugobwa kwa Mbabazi kyongedde okukakasa ekigendererwa kya pulezidenti Museveni eky’okwesimbawo nga tavuganyiziddwa mu kibiina.

Omukwanaganya w’emirimu ku kibiina kya Citizens Coalition for Electoral Democracy in Uganda, Crispy Kaheru agamba nti kuno kwetegekera kalulu ka 2016.

Wabula alabudde nti kino kyolese okuyuza mu kibiina olw’abagaala ekibiina kino  ekifo kino okweyongera buli lunaku.

Kaheru era agamba nti ekibiina kya NRM kigenda kwongera okweyuuzaamu nga waliwo abawagira Mbabazi ne Museveni.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *