Amawulire

Mbabazi ayogedde- Njakusigala mpereeza eggwanga

Ali Mivule

September 19th, 2014

No comments

MBabazi loses seat

Abadde ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi avuddemu omwaasi ku by’okumugoba ku kifo kino.
Mbabazi yeebazizza pulezidenti Museveni olw’okumussaamu obwesige n’amuwa omukisa okuwereeza bannayuganda.
Mbabazi agambye nti wakusigala ng’aweereza eggwanga lye mu ttuluba lyonna ly’anaasobola.
Mu ngeri yeemu ayozayoozezza Dr. Ruhakana Rugunda olw’okulondebwa okumusikira n’agattako nti mukakafu nti alina obusobozi obutambuza eggwanga
Mbabazi yeeyazizza abantu b’akoze nabo emirimu okumala ebbanga ly’emyaka egisoba mu 20 gy’amaze ng’aweereza

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *