Amawulire

Mbabazi awolerezza Museveni ku Aronda

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Mbabazi

Ssabaminista wa Uganda , Amama Mbabazi awolerezza President olw’okuyingiranga mu nsonga za palamenti.

Kino kiddiridde ababaka abali ku kakiiko akakakasa ababa balondeddwa President ku bifo eby’enjaulo, okusisinkana President n’oluvanyuma ne bakakasa Gen. Aronda Nyakairima ku kifo kya minista w’ensonga z’omunda.

Ababaka basoose kugaana nga bagamba nti asooke alekulire amaggye.

Mababazi agambye nti tewali nsobi president bwakyusa endowooza y’ababaka , singa alaba nti bawabye.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *