Amawulire

Mabiriizi kooti emuli bubi

Mabiriizi kooti emuli bubi

Ali Mivule

August 30th, 2016

No comments

mabiriiziEyesimbawo ku bwapulezidenti Joseph Mabirizi asuubirwa mu kkooti olwaleero avunanibwe okuzimba ekizimbe nga tafunye lukusa kuva eri KCCA.

Mabirizi asuubirwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti ya City hall Moses Nabende.

Nga 29thJuly 2016 kkooti yeemu eno yayisa ekibaluwa ki bakuntumye aleetebwe mu kkooti kubanga bamuyise enfunda eziwera wabula nga teyeyanjula.

 

Mabirizi avunanibwa ne paasita  Eldard Mulira olwokuzimba kanisa ku luguudo lwa Namirembe Road.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *