Amawulire

Lwaki otuteebye goolo k’okilabe

Ali Mivule

April 6th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Omuyizi aweredwa ekitanda oluvanyuma lwa banne okumukuba ekibulooka kumutwe nebagwassa bwebabadde bava mizanyo.

Ayebare Moses Bright myaka  15 muyizi ku somero lya Mwenge parents school kati yali mubulumi obwekitalo nga abasawo balindirila binava mu kebeerebwa mu kyuma  ekibeera emitwe okulaba nga oba omusaayi tegwayingidde mu bwongo.

Twogeddeko ne Taata womwana ono Ayebare Benson nategezza nga bwebatanatwala musango ku police era nga basoose kutaasa mwana ono oluvanyuma balyoke balabe naye nga omwana yasembye kumugamba nti bakubye olwokuba yatebye goolo eyabatutte kubuwanguzi.

Mukisera kino ono alimudwaliro Mulago abasawo bakyamwekebejja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *