Amawulire

Loodimeeya Erias Lukwago agobeddwa

Ali Mivule

November 25th, 2013

No comments

councillors flex

Erias Lukwago agobeddwa ku bwa loodi meeya.

Mu lukiiko lwa bakansala olutudde ku kitebe kya KCCA , ba kansala 29 basazeewo Lukwago agobwe ku bwaloodi meeya.

Mu lukiiko olukubiriziddwa minister wa kampala Frank Tumwebaze n’akulira abakozi mu KCCA    Jennifer Musisi, bakansala bano bategezezza nga ddala Lukwago emirimu bwegyamulemye nga ne ofiisi ye yagikozesa bubi kale nga asaana akwatemu ebyanguwa.

Lukwago kati alina ennaku 21 okujulira ku nsonga eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *