Amawulire

Loodimeeya akwatiddwa

Ali Mivule

November 18th, 2013

No comments

Lukwgao arrested

Loodimeeya w’ekibuga kampala, Salongo Erias Lukwago akwatiddwa.

Lukwago abamukutte yakafuluma amaka ge e Wakaliga agakedde okwebulungulwa poliisi.

Lukwago atwaliddwa ku poliisi ye Naggalama.

Poliisi era ekutte akulira abakyala ba FDC Ingrid Turinawe abadde atuuse ku Nakivubo settlement awategekeddwa olukiiko.

Wano abawera bakwatiddwa poliisi n’ebaggalira

Ne mu division ye Makindye ku kyaalo Masajja bwegubadde nga nayo era poliisi ekozesezza omukka ogubagala okugumbulula abadde batandise okwekalakaasa

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *