Amawulire

Kayima yafiridde mu kinabiro

Kayima yafiridde mu kinabiro

Ivan Ssenabulya

July 24th, 2019

No comments

Bya Sadat Mbogo

Omusajja wa Kabaka ow’essaza ly’e Mawokota Kayima David Ssekyeru afudde.

Kigambibwa nti ono yagudde mu kinaabir, ng’afudde bwabadde atwalibwa mu ddwaliro e Mengo.

Sekyeru yatuzibwa  u mbuga y’essaza e Butooro Mawokota  mu mwezi ogwokusaatu nga  y’addira Nawuba Kifulukwa  mu bigere.