Amawulire

Katikkiro alabudde gavumenti ku kuvvoola amateeka

Ali Mivule

November 27th, 2013

No comments

Katikkiro meets caucus

Kamala byonna wa Buganda oweekitiibwa Charles Peter Mayiga avuddemu omwaasi ku nsonga za kampala.

Katikkiro  Mayiga agamba nti kikyaamu okuyisa olugaayu mu nsonga z’amateeka

Katikkiro agamba nti bino byonna biyinza okuvaako obunkenke mu kibuga awatali nsonga eri awo.

Bino Katikkiro abyogedde bw’abadde mu lusiisira lw’okusonderako ensimbi z’amasiro

Bbo abagoba ba Bodaboda olunaku lwaleero bakyalidde loodimeeya nebamubuuzaako kko n’okumusondera ensimbi ezinagira nga zimubeezaayo.

Eno meeya gy’asinzidde n’ategeeza nga bw’atagenda kukoma kulwanirira muntu wa bulijjo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *