Amawulire

Kasooli azadde leenya

Ali Mivule

February 12th, 2013

No comments

maize thiefOmusajja eyabba kasooli wa mutuuze munne mu nnimiro asaliddwa gwakulongoosa.

Juma tenywa yakwatidwa lubona n’eminwe gya kasooli  20 gyeyali akudde mu nnimiro ya Lastin Oketcho.

Omulamuzi Grace Alum, amusalidde ekibonerezo kya kumala emyeezi ebiri ng’ayera enguudo ze Budondo.

Ono nno teyegaanye misnago kyokka ng’asabye ekibonerezo ekisaasaamu n’alayira n’obutaddamu.

Omusnago yaguzza ng’ennaku z’omwezi 18 omwezi gwa january

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *