Amawulire

Kadaga munyiivu olw’abazungu okusuubiza empewo

Kadaga munyiivu olw’abazungu okusuubiza empewo

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga ayambalidde amaawanga ge bweru, olwokusubiza ebyoya byenswa eri Uganda okujiwagira mu kulera ababundabunda.

Ebusubizo bingi ebyakolebwa mu lukungaana lwa Solidarity Summit on Refugees olwlatuul wano mu Kampala mu mwaka gwa 2017, wabula agambye nti batono abatukiirza.

Bwabaddea yogerera mu lukungaana lwaba sipiika aba palamenti eye 10 aba African Parliaments mu kibuga Midrand e South Africa, Kadaga agambye nti obukadde bwa $ 15 zezasubizbwa, wabulanga  $ emitwalo 54 zokka zezatuuka mu mpeke.

Uganda ekwata kyakubiri mu nsi yponna okulera abbunda bunda, atenga mu Africa yesinga.

Wano sipiika era asabye ekitongole kya UNHCR okzimba amasomero namalwlairo, ngenkulakulana eyenkalajalira abantu gyebanaganyulwamu olwokuberawo kwemponzi.