Amawulire

Kadaga alemeddeko- Gabula ye Kyabazinga

Ali Mivule

September 8th, 2014

No comments

Kyabazinga 2

Sipiika wa palamenti omukyala Rebecca Kadaga alabudde omulangira Edward Columbus ku kweyita Kyabazinga wa Busoga

Kiddiridde ssabalangira wa Busoga, Daudi Kaunhe Wakooli okulangirira Wambuzi ku bwa Kyabazinga n’amuwa n’ebikozesebwa byonna.

Ng’ayogerako eri bannamawulire, Kadaga agambye nti Kyabazinga ali omu yekka nga Gabula Nadiope era oyo yenna omulala eyeeyita kyabazinga asaanye kukwatibwa

Bbo abawagizi ba Wambuzi tebannapondoka nga n’olwaleero beekalakaasizza mu kitundu kye Namulesa .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *