Amawulire

KACITA bakungubagidde munaabwe BMK

KACITA bakungubagidde munaabwe BMK

Ivan Ssenabulya

September 10th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abasubuzi bomu-Kampala wansi wekibiina ekibagatta ekya KACITA, bakungubagidde okufa kwomusubuzi munaabwe omugundiivu, Haji Bulaimu Muwanga Kibirige abadde amanyiddwa nga BMK.

Okufa kwe bagambye nti konde lyamaanyi eri abasubuzi.

BMK afiridde mu kibuga Nairobi, mu gwanga lya Kenya gyabadde ajanjabirwa, ngabadde alwanagana n’ekirwadde kya prostate Cancer.

Bwabadde ayogerako naffe, ssentebbe wa KACITA Thadeus Musoke Keno agambye nti omugenzi abadde ayambye abasubuzi bangi okubayigiriza emirimu.

Ebiralala byamwogeddeko, Musoke agambye nti newankubadde yagagawala BMK abaddenga mwetowaze ng talina malala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *