Amawulire

Kabaka asisinkanye Museveni

Kabaka asisinkanye Museveni

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, 

Akawungeezi ka leero Nnamunswa ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye nawubako olubu lwekigere mu maka gómukulembeze weggwanga YK Museveni e Nakasero.

Bwabadde ayogerako eri obuganda nga asinzira ku mbuga enkulu e bulange e Mengo, Kamala byonna wa Buganda Charles Peter Mayiga tayatukkiriza kigenderwa kya nsisinkano ya Kabaka ne Museveni naye nga akinoganyiza nti ebadde ya bulungi bwa Buganda ne Uganda yonna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *