Amawulire

Kabaka agenyiwaddeko mu Bugirimani gyanasanga nábasawo abakugu

Kabaka agenyiwaddeko mu Bugirimani gyanasanga nábasawo abakugu

Ivan Ssenabulya

August 11th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Ssabasajja kabaka empologoma ya Buganda asiimye nagenyiwalako munsi ya Bugirimaani gy’agenze okusisinkana banamukago ab’ekitongole kye ekya Kabaka Foundation.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yakakasiza Obuganda olugendo lwa Ssabasajja luno mukwogerako eri banamawulire olwaleero mu bimuli bya Bulange e Mengo.

Mungeri yeemu Katikkiro agambye nti Ssabasajja agenda kweyambisa olugendo luno okusisinkana abasawo abakungu munsi eyo okwongera okwekebejja obulamu bwe