Amawulire

Jennifer Musisi akiise embuga

Ali Mivule

July 10th, 2013

No comments

musisi

Akulira ekibuga kampala  Jennifer Musisi akiise embuga e Bulange Mengo.

Ono asisikanyemu kayikiro wa Buganda  Charles Peter Mayiga.

Ababiri bano basuubirwa okuteesa kunkulakulana yekibuga nabutya ebintu bya gavt ebikyaali mumikono gya KCCA bwebiyinja okudizibwa obwakabaka bwa Buganda.

Omwogezi wa KCCA , Peter Kawujju agamba ensisinkana eno egendereddwamu okuleetawo enkolagana enungi mu byemirimu wakati wa KCCA nobwakabaka bwa Buganda.

Gyebuvudeko Katikiro yasisinkanamu lord mayor wa kampala SSsalongo Erias Lukwago nga akulembeddemu bakansala ba KCCA.