Amawulire

Goonya ziridde omwana

Ali Mivule

January 27th, 2014

No comments

crocodile

Poliisi mu ggwanga lya Australia ekubye gonya 2 amasasi agazitiddewo oluvanyuma lwa goonya emu okubwebwena omulenzi owemyaka 12.

Omwana ono abadde awuga ne banne goonya n’emulya.

Wabula bagenze okubaaga goonya zino nga omwana talimu  era poliisi ekyagenda maaso n’omuyigo ku goonya endala .