Amawulire

Gavumenti ewagiddwa ku South sudan

Ali Mivule

January 14th, 2014

No comments

South Sudan women

Ababaka ba palamenti awatali kwetamamu bawagidde eky’amaggye ga Uganda okubeera mu ggwanga lya South Sudan

Bangi wabula ku bano balaze obutali bumativu olw’engeri gavumenti gy’ekolamu  bintu byaaaayo ey’okusaba g’etoola

Ababaka bano kubaaddeko Prof Gilbert Bukenya, Medard Segona, Reagan Okumu, Odo Tayebwa ,Kaps Hassan Fungaroo ne Sebuliba Mutumba abagamba nti eky’okununula bannayuganda kirungi kyokka ngeky’okwetaba mulutalo kyandikosa obulwaamu bwa bannayuganda

Wabula yye minister akola ku nsonga zobukuumi Muruuli Mukasa asabye ababaka okuwagira gavumenti mu kawefube ow’okununula bannayuganda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *