Amawulire

Gavt eddukiridde abéMasaka abakosebwa Omuyaga

Gavt eddukiridde abéMasaka abakosebwa Omuyaga

Ivan Ssenabulya

November 11th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya,

Gavt okuyita mu yafeesi ya ssabaminisita ewereza obuyambi bwe mmere eri abatuuze mu kibuga kye Masaka abakosebwa omuyaga.

Mu buyambi obuwereddwayo kubadeko kilo za kawunga 20,000 kilo za Sukaali 1,000 ne bijanjalo kilo 10,000.

Omubaka wa Kimaanya Kabonera mu lukiiko lwe ggwanga olukulu era nga ye minisita mu gavt eyekisikirize owe byóbulimi Abedi Bwanika, akikiridde akulira oludda oluvuganya mu palamenti yómu kubabadewo ngóbuyambi buno busindikibwa.

Bwanika agambye nti emmere eno egenda kuyamba abatuuze mu byalo 8