Amawulire

FUFA etaddewo amateeka g’enyambala ku mupiira gwa Togo

Ali Mivule

October 10th, 2014

No comments

 

bb

Teri muwagizi wa mupiira nga ayambadde lugoye oluriko ebigambo by’obufuzi agenda kukkirizibwa kuyingira kisaawe ky’eNamboole okuwagira Cranes nga ettunka ne Togo olunaku olw’enkya.

kino kiddiridde abamu ku bawagizi gyebuvuddeko okwambala emijoozi egiriko obubaka bw’ebyobufuzi nga ate buvvoola.

Akulira FUFA Moses Magogo yesigamye ku buwayiro namba 3  ne 4 obulwanyisa obusosoze  mu muzanyo gw’omupiira .

yye aduumira ebikwekweto bya poliisi mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi agumizza nga eby’okwerinda by’enkya bwebiri ggulugulu eri abawagizi tebasaanye kweralikirira.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *