Amawulire

Eyatta abantu wakusula Luzira

Ali Mivule

October 16th, 2013

No comments

top pub

Omukuumi agambibwa okukuba amasasi mu bantu n’atta omu asindikiddwa e Luzira

Deogratius Ilukori, nga mutuuze we Naguru aguddwaako gwa butemu

Oludda oluwaabi nga lukulembeddwaamu Debora Itwau ategeezezza nga Ilukiri bweyatta Johnson Rukundu ng’ono kanyama ku baala ya Top Pub mu kampala.

Omulamuzi Araali Muhirwa omukuumi ono amusindise e Luzira okutuusa nga 30 omwezi guno ng’okunonyereza ku musnago bwekugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *