Amawulire

Eyali Omubaka Kanyike afudde

Ali Mivule

January 18th, 2014

No comments

Bodies at parliament 2

Eyali omubaka akiikirira abantu be Buikwe mu bugwanjuba William Kanyike afudde

Afiiridde ku ddwaliro lya Cardic e Bukoto gy’abadde ku kitanda okumala akabanga

Kanyike aludde ng’atawanyizibwa ekirwadde kya sukaali ne puleesa .

Ono yakiika mu palamenti ey’omukaaga era nga yeeyali akulira akakiiko akakola ku by’obulimi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *