Amawulire

Ettima

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

Omukyala afumise owemyaka omukaaga ekiti mu mbugo.

Madina Nanangwe y’akutte omwana wa muggya we n’amusosonseka ekiti mu mbugo.

 

Omwana gw’akozeeko ekikolwa kino eky’ettima wa myaka 6 ng’ali mu kibiina kya kubiri ku ssomero lya Bulowooza primary school erisangibwa e Iganga.

 

Omukazi ono lumaze okukola kuno n’adduka ku poliisi n’awaaba ng;omwana ono bw’abadde asbezeddwaako

 

Omwana ono olumukebedde bausanzeemu ekiti era okumubuuza ng’agamba nti nyina y’akimusosonseeyo.

 

 

Omukyala ono akuumira ku poliisi ye Iganga.