Amawulire

Etteeka lyetagisa okukuuma abatulugunyiziddwa

Etteeka lyetagisa okukuuma abatulugunyiziddwa

Ivan Ssenabulya

September 26th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Gavumenti esabiddwa okubaga etteeka erinakumanga abajulizi nabantu abatulugunyiziddwa, oba witness protection law.

Omulanga guno gukubiddwa banakyewa abatakabanira eddembe lyobuntu, era bagamba nti linaaba buwanguzi obutukiddwako mu kukukuuma eddembe lyobuntu.

Akulira ekitongole kya African Centre for Treatment and Rehabilitation of Torture Victims nga ye Samuel Nsubuga agambye nti abantu bangi bebajanjabye nokubudabuda oluvanyuma lwokutulugunyizibwa, naye basalawo emisango nebajijjamu enta olwokutya nti banditusibwako obulabe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *