Amawulire

Ethiopia ekubye Uganda mu empaka zábakyala eza CECAFA U-20

Ethiopia ekubye Uganda mu empaka zábakyala eza CECAFA U-20

Ivan Ssenabulya

November 9th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Mu mpaka za bakyala eza CECAFA women’s championships ezabali wansi wémyaka 20 ezakamaliririzo ezizanyiddwa olunaku olwaleero Ethiopia ewangudde Uganda goolo 3-2

Uganda yeyasoose okuteeba mu kitundu ekisooka ekyomuzannyo guno era kyagenze okugwako nga Uganda erina goolo 2-0

Wabula mu kitundu ekyokusatu omuzannyo wegukyukidde Ethiopia ne kuba Uganda goolo 3-2

Kino kitegeeza nti Ethiopia kati bebannatemeggwa bempaka zomwaka guno.

Omupiira guzanyibwa wali ku kisaawe kya fufa technical center e Njeru.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *