Amawulire

Essalambwa libozze omwana n’afa

Ali Mivule

October 13th, 2014

No comments

Cobra

Abatuuze boku kyalo Kasoolwe mu disitulikiti ye Kamuli bazuukukidde mu kikangabwa oluvanyuma lw’omusota ekika ky’ensera okubojja omwana n’afiirawo.

Ono kati wakusatu nga abojebwa omusota ku kyalo kino mu mwezi gumu gwokka.

Afudde ya Kenneth Lyagoba abadde asoma ekibiina kyamukaaga ku ssomero lya  Buyamba Memorial School .

kigambibwa nti omugenzi yali yateeka omufaliso kumpi n’empuku y’omusota guno mu nyumba yaabwe nga mawgwavudde negumubojja n’afiirawo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *