Amawulire

Enyanja etuze 9

Ali Mivule

July 24th, 2013

No comments

drowns

Abantu 9 bafudde oluvanyuma lw’okugwa mu Nyanja .

Bano beebamu kw’abo  16 ababidde mu Nyanja Nalubaale mu kitundu kye  Kavu Nyanja mu gombolola ye  Bussi .

Omuwandiisi w’ekyalo kino  Emmanuel Basaanya agamba bano baabadde bagenze kuvuba omuyaga ogwamanyi negubasena okuva ku maato gaabwe  nebamira.

Abantu musanvu beebatasiddwa, nga n’omulambo gumu gwe gwakanyululwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *