Amawulire

Ennaku z’ekisiibo zino nkulu

Ali Mivule

July 29th, 2013

No comments

last 10 days

Abayisraamu bakuutiddwa ku makulu agali mu nnaku 10 ezisemba mu kisiibo

Ssabawandiisi ku bukulembeze bwe Kibuli Muhamed Kisambira agamba nti abasiraamu bonna basaanye okutandika okulinda ekiro ekyamagero nga kino kigwa ku nnaku ez’ensunsuuba

Wabula Kisambira era asambazze ebigambibwa nti wabaawo ekintu ky’enjawulo ku nnaku zino ng’omuliro ng’agamba nti kili eri buli muntu okukubisaamu ebikolwa ebirungi