Amawulire

Enkuba ssi ya ddala

Ali Mivule

January 22nd, 2014

No comments

dry 2

Obukuba obutonyerera ennaku zino tebusaanye kubuzabuuza balimi kutandika kusiga

Akulira ekibiina ekigatta abalimi n’abalunzi mu ggwanga Charles Ogwang agamba nti abantu basaanye essira okulissa ku kutegeka ennimiro zaabwe nga bwebalind enkuba entuufu etuuke.

Ono agamba nti ennaku zino kizibu okumanya embeera y’obudde nga kati abalimi basiga buli lwebalaba ku kakubo era nga kino kyekivuddeko ekyeeya

Enkuba entuufu esuubirwa mu mwezi ogw’okusatu