Amawulire

Emotoka eyabbibwa ku mukulembeze we Kenya esangiddwa Uganda

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Kenyatta car

Emu ku mmotoka eziwerekera omukulembeze w’eggwanga lya Kenya  Uhuru Kenyata eyabibwa e Nairobi  ezuuliddwa wano mu Uganda.

Emmotoka eno yakika kya  BMW nga era yabibwa wiiki ewedde.

Akulira poliisi y’ensi yonna wano mu ggwanga Assan Kasingye agamba bagisanze esimbiddwa e Wandegeya nga era baliko abantu bebakutte.

Ategezezza nga bwebali mu nteekateeka z’okugizza e Kenya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *