Amawulire

Emikolo Gy’empango egya 26 gituuse

Emikolo Gy’empango egya 26 gituuse

Ivan Ssenabulya

September 7th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Obukama bwa Tooro betala okukira abanabaaga, okukuza amattikira G’omukama Oyo Nyimba agomulundi ogwa 26, emikolo ejimanyiddwa nga Empango.

Kattikiro wobukama, Bernand Tungwako ategezezza ngentekateeka bwezigenda mu maaso, kulwemikolo gino.

Okwawukanako kungeri emikolo bwejategekebwangamu, ku mulundi guno, emikolo gigenda kukwatibwa mungeri yanjawulo, olwekirwadde kya ssenyiga omukambwe.

Tungwako agambye nti emikolo gyakubeera mu Lubiri lwe Karuziika e Fort Portal nga 11 nenkeera waalwo nga 12 Sebutemba era givugidde ku mubala “Promotion of culture and Tourism for local development.” Oba okutumbula obuwangwa kulwenkulakulana.

Wategekeddwawo ebikujjuko nokwolesa obuwangwa nokulambula.

Omukama Oyo ye mukulembeze wenono, akyasinze obuto eyatuula ku Nmaulondo ngalina emyaka 3 gyokka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *