Amawulire

Ekkomera lye Luzira ssiryakusengulwa

Ali Mivule

November 21st, 2013

No comments

Luzira prison

Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akakola ku nsonga z’amateeka bawakanyizza eby’okusengula ekkomera lye Luzira

Akulira amakomero Johnson Byabashaija olwaleero alabiseeko mu palamenti n’ategeeza nga bwebalina enteekateeka ezimba ekkomera eddala ettaka lye Luzira baliwe bamusiga nsigo

Ababaka okubadde Betty Nambooze, Reagan Okumu ne Alice Alaso bagamba nti kano kakodyo ka baggagga kutwala ttaka lya makomera

Bano bagamba nti abakulira amakomera bandibadde balowooza ku kyagugaziya kkomera sso ssi kulisengula

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *