Amawulire

Ekizimbe kya Mabirizi complex Kiggaddwa

Ali Mivule

October 15th, 2014

No comments

Mabirizi complex

Abasuubuzi bakyakonkomaliridde ku miryango gy’amaduuka gaabwe ku kizimbe kya Mabirizi complex ekigaddwa KCCA.

Abasuubuzi bano bemulugunya nga bwebaasasula buli nsimbi yetagisa kale nga tebalaba nsonga egazzaawo kizimbe kyabwe twogeddeko n’abamu ku basuubuzi.

Omwogezi wa KCCA Peter Kawujju akakasizza okugalwa kw’ekizimbe kino kubanga tekilambulwanga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *