Amawulire

Ekitundu ku kkanisa ya Kakande kiguddemu

Ekitundu ku kkanisa ya Kakande kiguddemu

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Poliisi ekakasizza ng’ekitundu ku kkanisa yomusumba Samuel Kakande Kubbiri e Mulago bwekiguddemu.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala nemirrwano Luke Owoyesigyire agambye nti bakakasaako abantu 3, abatasiddwa nebisago.

Ono era ategezezza ngekitongole kya poliisi ekiddukirize, bwebatuuse mu kifo okuddukirira.