Amawulire

Ekirwadde kilumbye Sembabule

Ekirwadde kilumbye Sembabule

Ali Mivule

July 26th, 2016

No comments

mpisoAbkulira disitulikiti ye Sembabule  basindise ekibinja ky’abasawo mu gombolola ye Lwebitakuli ekirwadde ekigambibwa okubeera omusujja gw’ensiri gyekyasse omuntu omu nga n’abalala bali ku ndiri.

Ku bafudde kuliko omuwala ow’emyaka 12  Agnes Katushabe  sso nga mutowe  Enid Natukunda y’addusiddwa mu ddwaliro nga ali bubi.

Omuvubuka omulala ow’emyaka  17 Paul Mujuzi 17 yemulala afudde ekirwadde kino mu disitulikiti ye sembabule.

 

Omuwala y’abadde afuluma musaayi nga amaaso ga kyenvu era y’afudde yakatuusibwa mu ddwaliro.

Akulira ebyobulamu mu disitulikiti eno Dr. Charles Matovu agamba baasindise dda abakugu mu bitundu ebikoseddwa ekirwadde kino bongere okwekebejja abalwadde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *