Amawulire

Ekiri e Sudan Kika- Bangi balumiziddwa

Ali Mivule

December 19th, 2013

No comments

south sudabkkkk

Gavumenti etaddewo ebifo omussibwa bannayuganda abakoseddwa mu kulwanagana okuli e Juba

Abantu abawerako bbo bamaze okudda ewaka ng’abasoba mu mutwaal omulamba bayingidde olunaku lwajjo

Omwogezi wa minisitule ekola ku nsonga z’ebweru w’eggwanga, Fred Opolot agamba nti tebannakakasa muwendo gw’abakoseddwa kyokka nga bangi bajjanjabibwa mu malwaliro agatali gamu

Opolot era agamba abakulembeze mu mawanga ga Africa nga bakulembeddwaamu pulezidenti Museveni batandise kawefube ow’okuzza emirembe mu ggwanga lya South Sudan.

Abantua basoba mu 500 beebakafiira mu kulwanagana wakati w’abayeekera n’amaggye ga gavumenti.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *