Amawulire

Ekimotoka kyamfutakutte omuliro e Kumi

Ekimotoka kyamfutakutte omuliro e Kumi

Ivan Ssenabulya

September 2nd, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Ekimotoka kyamafuta, kibwatukidde mu disitulikiti ye Kumi.

Kino kibadde kiva Eldoret mu gwanga lya Kenya, nga kyolekera gwanga lya Democratic of Congo.

Omwogezi wa poliisi Gregory Ageca, agambye nti lukululana eno esoose kwetaba mu kabenje, mu gombolola ye Atutur e Kumi.

Tekinategekeka akabenje kano kavudde ku ki wbaula oluvanyuma kikutte omuliro nekituntumuka.

Omugoba wemmotoka eno, Zia Ovua owemyaka 42 asobodde okusimattuka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *