Amawulire

Ekijjukizo e Namugongo kutambudde

Ali Mivule

September 16th, 2014

No comments

Ntagali

Okuzimba ekifo ky’ebyafaayo eky’omulembe ku kiggwa kya bakulisitaayo e Namugongo kutambula bulungi

Ssabasumba wa kkanisa Stanley Ntagali olwaleero ategeezezza bannamawulire nti obukadde 172 zeezakakunganyizibwa okuwagira omulimu guno.

Ntagali mugumu nti omwaka ogujja wegunatuukira ng’empagi 47 ku ludda lwa bakulisitaayo n’abakatolika ziwedde

Ssabalabirizi eyawummula era nga y’akulembeddemu enteekateeka z’okuzimba Mpalanyi Nkoyooyo agambye nti basuubira pulezidenti Museveni okutongosa omulimu omwezi ogujja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *