Amawulire

Eby’obulimi bibulamu

Eby’obulimi bibulamu

Ali Mivule

August 29th, 2016

No comments

balimiGavumenti esabiddwa okuvaayo n’enteekateeka enayamba mu kuvujirira eby’obulimi ensimbi.

Okusinziira ku kitongole ekivunanyizibwa ku by’emiwendo bannayuganda abasoba mu bitundu 68% balimi wabula abasinga  bakyali ku nnima eri enkadde.

Omu ku banonyereza okuva mu kibiina ekigatte abalimi mu ggwanga ekya Uganda Farmer’s Federation Prudence Ayebare agamba wasanye okuvaayo n’enkola enambulukufu okulaba nga ebyobulimi biyitimuka.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *