Amawulire

Ebyenjigiriza mu Uganda bikaabya

Ali Mivule

December 12th, 2013

No comments

teachers

Ebyenjigiriza mu ggwanga bikyaali wansi nyo naddala ku mitendera gya  egyawansi.

Okusinziira ku alipoota y’omwaka 2012 efulumiziddwa ekibiina kya  UWEZO nga kino kikola ku kunonyereza,  abaana 90% mu bibiina bya pulayimale ebya wansi okusoma n’okuwandiika bikyabakalubiriza ddala nga kw’otadde n’okubala.

Okunonyereza era kulaze nga abayizi mu masomero g’obwananyini bwebakola obulungi okusinga ku banabwe abasomera mu ga gavumenti.

Mu ngeri yeemu kizuuliddwa nga eby’enjigiriza mu masomero go mu massekati g’eggwanga bwebikira kw’ebyo mu bitundu ebirala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *