Amawulire

Ebuuse okuva ku kizimbe waggulu

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Mulago hospital

Ebadde ntiisa ku ddwaliro e Mulago omusajja bw’abuuse okuva mu mwaliro gw’okuna ng’ayagala okwetta

Kiddiridde omusajja ono okutegeezebwa nti alina obulwadde bwa mukenenya

David Kinobe  nga aweza egy’obukulu 32 muvuzi wa Boda Boda e Mulago.

Obuzibu nti omusajja ono amenyese magulu , tafudde

Mwanyina w’omusajja ono agambye nti omulwadde ono agamba mwanyina yasobye ekiro nayita mu dirisa ku mwaliiro gwokuna.

Mu kiseera kino omusajja ono atoba na magulu gaamenyese

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *