Amawulire

Ebola ayongera kutabuka

Ali Mivule

October 10th, 2014

No comments

Ebola screening

Ekibiina ky’ebyobulamu mu nsi yonna kirabudde nti eky’obulwadde bwa Ebola okutuuka mu bibuga mu mawanga agakoseddwa kyanditabula embeera

Amyuka akulira ekibiina kino Bruce Aylward agamba waliwo okugayaala ng’obulwadde buno bwakatandika mu Guinea, Liberia ne Sierra Leone.

Amawanga gano gaasabye dda nti gongerwe ku buyambi okusobola okulwana obulungi.

Obulwadde buno bwakatta abantu abasoba mu 3800 nga ku bano kuliko n’abasawo benyini

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *