Amawulire

Ebigezo bya Siniya y’omukaaga bitandise

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

senior six begin

Abayizi ba siniya ey’omukaaga abasoba mu mitwalo 11  olwaleero a batandise ebigezo byaabwe eby’akamalirizo mu masomero agasoba mu 1000.

Bano batandise n’ekigezo ky’ebyenfuna ekya Economics paper 1 ate olweggulo bakole paper 2.

Sentebe w’ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga ekya Uganda National exnationas board Fagil Mande agamba nti beteeseteese bulungi mu buli kimu nga nebakalabalaba b’ebigezo bano babayungudde dda okwewala okubba ebigezo bino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *