Amawulire

Ebigezo bya S.4 bifulumye- abayizi bakoze bubi

Ali Mivule

February 25th, 2014

No comments

 Mande, Alupo and Bukenya
Ebigezo bya siniya y’okuna bifulumye, abalenzi bakubye abawala mu sayansi ate abawala nebakuba abalenzi mu luzungu ne Literature.Abayizi tebakoze bulungi nnyo okugerageranya n’omwaka guli.

Olungereza lwelusinze okukolebwa obulungi ne literature

 
Ebigezo by’abayizi abasoba mu 1000 bikwatiddwa lwakubba bigezo