Amawulire

Ebigezo bifuluma mwezi guno

Ali Mivule

January 16th, 2014

No comments

Examinations begin

Ekitongole ekikola ku by’ebigezo mu ggwanga  ekya UNEB kitegeezeza nga bwekigenda okufulumya ebyava mu bigezo by’eky’omusanvu  ku nkomerero y’omwezi guno.

Omwogezi w’ekitongole kino  Hamis Kaheru agamba buli kyetaagisa kiwedde nga essaawa yonna bakufulumya ebigezo bino obutasukka mwezi  guno.

Ono agamba nti ebibuuzo bino byandibadde byafulumizibwa emabegako ,naye ebbula ly’ensimbi neribalemesa.

Abayizi basuubirwa okutandika olusoma olusooka nga 4 omwezi ogujja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *