Amawulire

Ebibiina by’obufuzi birabuddwa.

Ali Mivule

January 15th, 2014

No comments

 

Besigye under arrest

Gavumenti erabudde ebibiina ebigivuganya okuvaayo n’engeri ez’enjawulo ez’okukuza demokulasiya  mu kifo ky’okuwakanya obuwakanya.

Omwogezi wa gavumenti, Ofwono Opondo bino y’abyogedde bw’abadde awa endowooza ze ku alipoota efulumiziddwa ku bibiina by’obufuzi

Alipoota eno eraze nti ebibiina bingi biweddemu ensa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *